0:00
3:02
Now playing: Wooye

Wooye Lyrics by Maurice Kirya


Emunye zimyansa mu bwengula
Nze n′ebirowoozo biyiringita
Abagalana, ban'esiimisa

Wandekawo, n′ofuna omulala

Wooye
Mp'otulo
Wooye
Mp'otulo
Wooye
Mp′otulo
Wooye
Mp′otulo

Eyo emitala gy'oli
Otera nga n′odda
Ompe akaweke
Ak'omukwanogwo
Nebake

Wooye
Mp′otulo
Wooye
Mp'otulo
Wooye (wooye)
Mp′otulo (mp'otulo)
Wooye (wooye)
Mp'otulo (mp′otulo)
Eh-eh eh oh-oh ooh

Wooye (wooye)
Nze mp′otulo (mp'otulo)
Wooye (wooye)
Oh! Mp′otulo (mp'otulo)

Nsaba Katonda akumpe
Nfune otulo
Nsaba Katonda akumpe
Nfune otulo
Nsaba Katonda akumpe
Nfune otulo
Nsaba Katonda akumpe
Nkube otulo