0:00
3:02
Now playing: Malaika

Malaika Lyrics by Maurice Kirya


Malaika ngamba oyo amponya enzikiza
Asula mu bire obulunji bwamuwanika
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Malaika owedoboozi eliwooma
Eyayimba ekiro kata omusana gubukeyo
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika
Malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi
Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
Ntwaala mugulu malaika

Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Malaika owemunyeenye mumaaso
Akakanya abakaaba bwabatunula mumaaso
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Malaika nze ndabika ngenda kulinya enyonyi
Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
Ntwaala mugulu malaika

Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala mugulu malaika

Malaika nze ndabika genda kulinya enyonyi
Male mbuukemu anti mubwengula wewali egulu
Ntwaala... aah

Aaaaahhhhhhh aaahhhhhhh
Teli akwagala nga bwenkwagala
Ndaga eddaala elintwaala
Mugulu malaika

Ndaga eddaala elintwaala
Mugulu malaika

Malaika... malaika wange