0:00
3:02
Now playing: Misubbaawa

Misubbaawa Lyrics by Maurice Kirya


Mugambe nti omwagala katonda yamanyi
Ki kya leta enkeera
Tuli misubbaawa a′kabiliti

Kamuli mungalo
Atukoleza nasikiliza embuyaga
Zilemme okutuzikiza
Ekiseera kili tuuka
Alituzikiza oyo
Ekiseera kili tuuka
Alituzikiza oyo

Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutondebwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa

Mutukirize mu bwangu
Bino byetulimu nga sibyangu
Tuli misubbaawa ensi gyetulimu
Tugifulumamu mangu
Atukoleza nassikiriza embuyagga
Zileme okutuzzikizza
Ekiseera kili tuuka
Ali songola omumwa Ngo'mufuwiwoluwa atuzikize
Ekiseera kili tuuka
Ali tuzikizza Oyo

Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa

Ekiseera kili tuuka
Ali songola omumwa
Ngo′mufuwiwoluwa atuzikize
Ali tuzikiza Oyo

Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kyatutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Kye kya tutonderwa
Ahh Oohhh... twake
Kye kya tutondebwa

Tuli misubbaawa ffe twake
Kye kya tutonderwa
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa twake
Tuli misubbaawa