0:00
3:02
Now playing: Jordan (Mbakwekule)

Jordan (Mbakwekule) Lyrics by Sheebah


And we combine di music to dance (Sheebah)
And we combine di sexy bad girls (Cylde Pro)
We combine di music to dance (Sheebah)
And we combine di sexy bad (Clyde Pro)
Mbakwekule mbakwekule
Mbakwekule mbakwekule
Nze bwembakwekula mupa ki
Bwembakwekula mupa ki (come again)
Kyana gwe, Kyana gwe (otyo)
Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh)
Kyana gwe, ndaba kuki (otyo)
Ebilungi nze byendabye (ah huh)
N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo)
Sili day'onkugatika (ah huh)
Sili day'onkuwanvuya
Ndayila Jordan ndayila
Ndayila mubangi nkwagala
Silaba ng'akukwatako
Aganyabo nffa nemanya
Nenkunooya tubbewamu
Nenkunooya nkukwateko
Omukwano n'oleta
Ebilungi n'osomba
Njagala ny'omukwano gwo
Gwe wotoli nsula enjala
Gwe wotoli nsula enjala (eh!)
Mbakwekule mbakwekule
Mbakwekule mbakwekule
Nze bwembakwekula mupa ki
Bwembakwekula mupa ki (come again)
Kyana gwe, Kyana gwe (otyo)
Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh)
Kyana gwe, ndaba kuki (otyo)
Ebilungi nze byendabye (ah huh)
N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo)
Sili day'onkugatika (ah huh)
Sili day'onkuwanvuya
Kyekiseela okusanyukira
Abantu bangi bakyakala (wulira)
Abasajja badigidda
Abakyala nabo babalina
Nze nemunaku enyijji nze ndobye
Sanga yo Jordan ne Weasel
Ekyesanyu ex bwazigga
Nenzina amazina agesanyu
Kikube
Mbakwekule mbakwekule
Mbakwekule mbakwekule
Nze bwembakwekula mupa ki
Bwembakwekula mupa ki (come again)
Kyana gwe, Kyana gwe (otyo)
Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh)
Kyana gwe, ndaba kuki (otyo)
Ebilungi nze byendabye (ah huh)
N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo)
Sili day'onkugatika (ah huh)
Sili day'onkuwanvuya
Jordan tugende nze kwagala
Jordan tugende nkufilako
Njagala ojawule mubakyala bo
Bampita queen mukwano gwo
Njagala kwate nga mbwendabye
Jordan ani amulabye ko
Jordan ani amulabye ko
Mungabira agye ngenda
Namulinze natagya
Silwakuba busente bwe
Silwakuba bulungi bwe
Namumatila nze mwagala
Gwe belawo kyana gwe
Gwe belawo nze mumatila
Kwagala nnyo kyana gwe
Nkufila ko kyana gwe (come again)
Mbakwekule mbakwekule
Mbakwekule mbakwekule
Nze bwembakwekula mupa ki
Bwembakwekula mupa ki (come again)
Kyana gwe, Kyana gwe (otyo)
Kyana gwe, Kyana gwe (ah huh)
Kyana gwe, ndaba kuki (otyo)
Ebilungi nze byendabye (ah huh)
N'omukwano gwegwo'ndaga (otyo)
Sili day'onkugatika (ah huh)
Sili day'onkuwanvuya