0:00
3:02
Now playing: Waddawa

Waddawa Lyrics by Sheebah, Chosen Blood


TNS baby (don't cry huh)
Nessim!
Chosen
Listen, anha
Kampala erabika yakulema wagenda mbarara, Katido eyo
Story zo zantama mwanagwe, wankubyanga stress
Kankunyumize story zetuyitamu
Mu firimu zomukwano zetuzanya
Firimu star laba bweyakafiramu
Nga neka cinema tekanagwa
Wagenda olayira, wagenda olwaana nti ofunye asinga
Ne mikwanogyo ogamba, k'ofunye asinga wakiri onsembya (anha)
Zikusooka nezitakuva mabega
Nze nawona ebinstressinga (Please!)
Tonkooya tombipinga
Gwenafuna tancheatinga
Wadawa, wadawa, gwesikyetaga
Wadawa mbuuza wadawa, gwesikyegomba
Wadawa ex wadawa jangu olabe bwenyumirwa
Wadawa mbuuza wadawa jangu olabe bwenjooga
Na! Nagonda nyo wakaluba nyo
Wayogera nyo nasirika nyo
Wanumya nyo nakaaba nyo
Waseka nyo watikka nyo (nyo nyo ebinnyo nyo)
Kati natuka, tompa stress nakoowa
Eyo love abatunda, mumpe space nakoowa
Gwenafuna! You know he gimme lovin
(Mbakuba baloba)
In a better lovin
Love yoono teri ndala yempuunza (Nessim pan production)
Wadawa, wadawa, gwesikyetaga
Wadawa mbuuza wadawa, gwesikyegomba
Wadawa ex wadawa jangu olabe bwenyumirwa
Wadawa mbuuza wadawa jangu olabe bwenjooga
Kankunyumize story zetuyitamu
Mu firimu zomukwano zetuzanya
Firimu star laba bweyakafiramu
Nga neka cinema tekanagwa (anha)
Zikusooka nezitakuva mabega
Nze nawona ebinstressinga (Please!)
Tonkooya tombipinga
Gwenafuna tancheatinga (wulira)
Na! Nagonda nyo wakaluba nyo
Wayogera nyo nasirika nyo
Wanumya nyo nakaaba nyo
Kyakugwana kyaanagwe!
(Nyo nyo, ebinnyo nyo)
Wadawa, wadawa, gwesikyetaga
Wadawa mbuuza wadawa, gwesikyegomba
Wadawa ex wadawa jangu olabe bwenyumirwa (nyo nyo, ebinnyo nyo)
Wadawa mbuuza wadawa jangu olabe bwenjooga (nyo nyo, ebinnyo nyo)
Oh da da
About this ex ex lover
Chosen Blood
Nessim
Record ah feelings (Twookya)
(No cry ah)