Queen queen queen Sheeba Irene Ntale, Queen queen queen Sheeba Irene Ntale Di weakedest TNS Big Nash Swangz Avenue woyo Ewange yagya nga corporate Ummm nga akubye ebikalu gwe yali serious Ebigambo byayogela nga bili gorgeous Ummm, nange nekyamuka nga manyi nfunye kyekyo. Baibe Laba tewayise kabanga Nempulira ebigambo gyembela Nti alina omukyala nabaana e Kawempe gyabela Atu mixinga, atu foolinga, atu changa yefufudde na baller Alina owe Jinja, Owe Naalya e Buziga, alina ne Matuga gyava. Lwaki otubatisa otufudde kapira otukyangakyanga otyo Otubatisa otufude kapira otukyanga otukyanga Lwaki otubatisa otufudde balera otulimba limba otyo Otubatisa otufudde bafala otuswaza swaza. Nze yasanga mubala Ne Jeff Kiwa nga tukubye zi hit awo Mu biseera bya Ice cream ne mundongo nga abantu bazibala awo Ehhh, yandaga sente nendowoza nti Don Nga atunuza ekisa mu maso Nange nendaba amapenzi Ngenda okuwulira mbu bakoola mawulire Ntale ne guy mumawulire Atu mixinga atu foolinga atuzanya yefudde na baller Alina owe Edindha Owe Naalya Buziga alina ne Matuga jaava Lwaki otubatisa otufudde kapira otukyangakyanga otyo Otubatisa otufude kapira otukyanga otukyanga Lwaki otubatisa otufudde balera otulimba limba otyo Otubatisa otufudde bafala otuswaza swaza Nze ndeka tonkoya Casanova nonya bofumba Nange ndeka tonkoya oli player nonya bokyanga Nze ndeka tonkoya Casanova nonya bofumba Nange ndeka tonkoya oli player nonya bokyanga Kale Olina owe Edindha Owe Naalya Buziga alina ne Matuga joova Olina owe Edindha Owe Naalya Buziga alina ne Matuga jaava Lwaki otubatisa otufudde kapira otukyangakyanga otyo Otubatisa otufude kapira otukyanga otukyanga Lwaki otubatisa otufudde balera otulimba limba otyo Otubatisa otufudde bafala otuswaza swaza Queen queen queen Sheeba & Irene Ntale Queen queen queen Sheetba & Irene Ntale Team Weakedest TNS Big Nash Swangz Avenue
Show more