Verse I Taata wange omulungi Nebwoloba ndudde, Mbadde ninda kirungi Sso ssi bingi Nedda ssi siringi Wabula omuntu Anampeesa ekitiibwa mu bantu Nzudde omuntu Buli kimu ku ye kindabikira bulungi Sigamba, nti ali perfect Naye eeh, ali decent Wano recently Yangambye mmuleete immediately Daddy nteesa Omwana ono, mufuule wuwo Mufuule wuwo ooh (eeh) Carol bwoba bwogambye Era nga bwosiimye, yanja ensonga Chorus Nsonga za love daddy Aanha Nafunye omwana anfuukidde ensonga Muzudde, muzudde Otyo Sirimba omwana anfuukidde ensonga Genda naye oba ngomusiimye Nafunye omwana anfuukidde ensonga Genda naye sirabyewo kikyamu Sirimba omwana anfuukidde ensonga Verse II Gye bisookera nga mwakeeraba Mu mukwano omungi Nga buli omu aweeka ne ku munne, eeh We buzibira, ate mwevuma lwaki, lwaki? Ebyo byonna mubirinde Mwekwase Mukama tewali kirema Teri mugga guwalampa lusozi Naye omwana oyo Nze gwolaba antambuliza ku ntoli, eh! Bulinga obutaakye, tebuwungeere Nze byonna sisigazza mbimukwasizza Chorus Nsonga za love daddy Aanha Nafunye omwana anfuukidde ensonga Muzudde, muzudde Otyo Sirimba omwana anfuukidde ensonga Genda naye oba ngomusiimye Nafunye omwana anfuukidde ensonga Genda naye sirabyewo kikyamu Sirimba omwana anfuukidde ensonga Brian Beats Verse III Muli neebuuza Bakola batya abaakunoza? Ne babeera nga beekuuma From Monday to Sunday! Girl, omukwano kulinda nnyo Era kugezaako Nali mmanyi omukwano kunyiga ppeesa Leero bakusuuta nnyo nokola ekyejo Kyokka enkya ne bikyuka Novuma nti embwa eyo! Mwana wange Ebintu byomukwano ggyamu amalala Fuba nnyo obe ngeryenvu Obufumbo makoona Bukunyumira ogonze Chorus Nsonga za love daddy Aanha Nafunye omwana anfuukidde ensonga Muzudde, muzudde Otyo Sirimba omwana anfuukidde ensonga Genda naye oba ngomusiimye Nafunye omwana anfuukidde ensonga Genda naye sirabyewo kikyamu Sirimba omwana anfuukidde ensonga
Show more