0:00
3:02
Now playing: Kawedemu

Kawedemu Lyrics by Carol Nantongo


Gira naawe olumya ki baano, hoo, yeah!
Tokigeza gamba banno bino

Lengera omwana
Laba bwanyirira okuffa
Ono love y'emusaana
Gwenasimira ekisa
Omutima gwepika
Gwagala kunjuza
Nze aah ah funayo ekisa
Mpulira njagala kwediza

Ninga aliko ekikyamu
Eno love tempumuza
Nze mu bibyo nina okubaamu
Nyamba tonzanyisa

Nfudde kawedemu
Love ndabika ngigudemu (nze nfudde)
Mpedde kawedemu
Sirina ngeri gyengibukamu (nze mpedde)
Kawedemu kawedemu (kawedemu)
Akange kawedemu (nze nfudde)
N'amanyi gampedemu
Nze mpedde love ngigudemu, yeah

Nze manya gambuguma
Gwe nebwondaba yensoma
Kankuloope wa mukama
Ekinaagaana ndi wa kolima

Obulungi bwo busala
Yanguwa bambi tolwa
Nze ekubo mazze odisala
Njagalako nobukolwa
Tokinkola apaana
Totula byakika
Twala nze akusaana
Yenze ataliduka

My lover
Baby my lover
My boo bae you took my heart and my liver
Don't you leave ah
Don't you leave and so..
Ate toninza
Mpita mpita eyo nzije

Nfudde kawedemu
Love ndabika ngigudemu (nze nfudde)
Mpedde kawedemu
Sirina ngeri gyengibukamu (nze mpedde)
Kawedemu kawedemu (kawedemu)
Akange kawedemu (nze nfudde)
N'amanyi gampedemu
Nze mpedde love ngigudemu, yeah

Lengera omwana
Laba bwanyirira okuffa
Ono love y'emusaana
Gwenasimira ekisa

Nze manya gambuguma
Gwe nebwondaba yensoma
Kankuloope wa mukama
Ekinaagaana ndi wa kolima

My lover
Baby my lover
My boo bae you took my heart and my liver
Don't you leave ah
Don't you leave and so..
Ate toninza
Mpita mpita eyo nzije

Nfudde kawedemu
Love ndabika ngigudemu (nze nfudde)
Mpedde kawedemu
Sirina ngeri gyengibukamu (nze mpedde)
Kawedemu kawedemu (kawedemu)
Akange kawedemu (nze nfudde)
N'amanyi gampedemu
Nze mpedde love ngigudemu