0:00
3:02
Now playing: Oliwa

Oliwa Lyrics by Carol Nantongo


Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Nessim Pan Production

Gwe ate nze atali machine
N’emyaka mito miteen
Wabaawo ekibanja
Kyokka ng’okimanyi gwe abireeta
Ekimbunya amasuuka
My babe gwe abireeta
Jangu ondabe ntaawa
I wanna see you

Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?

Okunsanga n’obutansanga
Gyonaviira ebweru w’eggwanga
Wayigira wa ebintu by’okulumya?
Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
Ondowoozesa nnyo n’ontabula obwongo
Oba wankola ki ekyo n’onteeka mu circle!
Buli lukya nkutaawa
Wootali mpulira eno ebikoona
Ssikulimba nkugamba
Ojje osibeko eno amakanda

Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?

Babe teekawo embeera
Aah teekawo embeera
Kuba nninze nnyo
Oba nkunyiizizza onsonyiwe
Oliwaaaaa?
Otuuse waaaaa?
Okunsanga n’obutansanga
Gyonaviira ebweru w’eggwanga
Wayigira wa ebintu by’okulumya?
Ndowooza olaba bulijjo byeggamba

Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?

Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?

Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?