Awo Awo Nessim Pan Production Olina akasusu okutali mbalabe Obugalo buweeweera olinga muwere Buli akulabako agwa mu malebe Atakulina n’akolima nti kale Tolina kyawaba kabube bugere Ate oli ku normal si bino bikole Kati amatu tugazibe tetufa ku ndere Tukire Bobi ne Barbie ab’e Magere Siggya kuleka bakuvuma baseke Ng’ate gwe gwe ndabamu embaga makeke Birooto bye nfuna nga tulya mutete Ebyange bye nina bibyo byonna Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Nsula eyo (awo) Tondeka wano Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Gira tuve wano (awo) Tondeka wano Dear nkuwa kikumi abalala below Kano ke tusimbudde okusiba wuwo N’abazadde bagambye toyisa mu kiro Ye bannange buziba ddi twebake otulo? Kubanga wamponya abazunza kaweke Emitwe mirerya temuli maweke Gwe love nafuna original Oli omu oti annyimbira tulotulo Siggya kuleka bakuvuma baseke Ng’ate gwe gwe ndabamu embaga makeke Birooto bye nfuna nga tulya mutete Ebyange bye nina bibyo byonna Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Nsula eyo (awo) Tondeka wano Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Gira tuve wano (awo) Tondeka wano Olina akasusu okutali mbalabe Bugalo buweeweera olinga muwere Buli akulabako agwa mu malebe Atakulina n’akolima nti kale Kubanga wamponya abazunza kaweke Emitwe mirerya temuli maweke Gwe love nafuna original Oli omu oti annyimbira tulotulo Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Nsula eyo (awo) Tondeka wano Nyiga wano (ah) Nyiga wano (awo) Baby nnyiga wano Leero luno (ah) Gira tuve wano (awo) Tondeka wano Aaah
Show more