0:00
3:02
Now playing: Teddy Tereza

Teddy Tereza Lyrics by King Saha ft. City Rock Ent


Eh yeah
Tereeza
Tereeza yeah
Why are you stressing me?
King Saha you’re killing me girl
Why are you killing me?
Citi Rock you killing me girl
Why are you killing me?
Tim Vibes you killing me eh yeah

Teddy bambi Tereeza
Nze tolina ky’oŋŋamba
Nze yeggwe gwe nasemba okuloota
Saagala bannimba
I don’t know but we have to go
Nze sirina gye ŋenda
Teddy, come on we have to go
Nze tolina gy’ontwala

Nebwaliva wa teri mulala kuba onkolera
Nebwalijja ng’atemagana mu zaabu ne feeza
Nkulumbye ku village yo
Nkugambe ebinkwatako
Naawe oŋŋambe ebikukwatako
Naye Teddy, eh!
Nkwagala nga bwoli
Sirikugeza kw’oli
Teddy kasita nkubuulidde
Want you to know
Nkwagala nga bwoli
Sirikugeza kw’oli
Teddy kasita nkubuulidde
Teddy Tereeza

Teddy bambi Tereeza
Nze tolina ky’oŋŋamba
Nze yeggwe gwe nasemba okuloota
Saagala bannimba
I don’t know but we have to go
Nze sirina gye ŋenda
Teddy, come on we have to go
Nze tolina gy’ontwala

Sandigaanye
Tewanditeganye
Naye ky’olowooza nkiraba munda
Nkakase ntya?
Nti tonnimba
Siri class yo labayo (siri class yo)
Saagala oswale
Nakulaba ku radio
Ne nkuwulira ku ttivvi (anha)
Siri class yo
Tonvumya mikwano gyo
Saha sandigaanye
Naye ssi nze kirooto kyo
Siyinza kuba maama w’abaana bo
Saha munnange kasita nkubuulidde

Teddy bambi Tereeza
Nze tolina ky’oŋŋamba
Nze yeggwe gwe nasemba okuloota
Saagala bannimba
I don’t know but we have to go
Nze sirina gye ŋenda
Teddy, come on we have to go
Nze tolina gy’ontwala

Understand me girl
You’re my one and only
Nedda nedda (eeh)
Saha totandika nedda
Eh yeah, I know you want to kill me
Ondaba ng’akulimba
Kale jangu tugende (maama)
Olabe ssenga ne maama eyanzaala
Ooh Teddy
Ewa ssenga tulijja maybe
Ŋamba gwe Teddy
Ntandise okwambuka ate gwe okka
Nze nkeesa lukya
Kubanga gwe naloota ow’edda
Andaga tanjagala
Nze bannange ani ananjagala?
(Ani ananjagala?)
Siri class yo
Tonvumya mikwano gyo
Saha sandigaanye
Naye ssi nze kirooto kyo
Siyinza kuba maama w’abaana bo
Saha munnange kasita nkubuulidde

Teddy bambi Tereeza
Nze tolina ky’oŋŋamba
Nze yeggwe gwe nasemba okuloota
Saagala bannimba
I don’t know but we have to go
Nze sirina gye ŋenda
Teddy, come on we have to go
Nze tolina gy’ontwala