0:00
3:02
Now playing: Tubikole

Tubikole Lyrics by Weasel, King Saha


Both
Hmmm
Tubikole
I miss you
Tubikole
I miss you
Byonna byonna tubikole
I miss love love love love love love
I miss love love love love loooove
I miss that love, eeh oh
I miss that love, yeah eh
You give me that love
That love I’ve never seen before
Girl give me that love
That love I’ve never seen before

Saha
Tubikole mu mucanga
Tubikole ku makya tebatukanga
Njagala tebakutiisa
Sirina poliisi sirinaako yaahe
No obulamu bunyuma eno
Gwe naddala nga toliiwo, bibowa eno
Nyamba gwe wuliriza
Bo bye bakugamba baagala kutwawula abo
Jangu tubikole
Tubikole bambi bonna batulabe
Nyamba tweyagale
Naffe tubeereko abagole


Both
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole babe njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole
Njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole ebyo bye twakola luli
Ma baby njagala tubikole baby njagala tubikole
Njagala tubikole tubikole tubikole

Weasel
(Listen girl)
Njagala tubikole
Tukumbe ng’abagole
Nkutwaleko ne mu katale
Nkugulire obugoye obunyuma
Amafiga ogalina
Ekiwato ky’olina nange sikuta, yeah yo
Ogwange tegulwa
Omukwano tegulwa
Ate tegugulwa, hmmm
Girl you’re mi best ting
Yo the dream a mi chasing
Everyday mi racing
Oba ng’osiimye tugende
Oba nga kyapa ntunde
Kankuwe omukwano osiinde
Holiday e Jamaica tugende

Both
N’obagamba (bye twakola)
Nze njagala bonna n’obagamba
Omuliro tozikiza
N’obagamba
Nti omuyaaye yakusiima
Yee yakusiima
Mwabikolako naye teyabinyooma, eeh ooh
Singa obunyonyi bwali bwogeranga, eh aah
Singa obunyonyi bwali bwogeranga, oh
Bwandibadde bukugamba                                           
Nze mbeeraawo nga nkulinda
Wansi w’omuti bwo bwandabanga
I miss you like rain
Falling in the desert, in the desert
I miss you like rain
Falling in the desert, in the desert

Weasel
Hahaha
Like a spiral in the mudguard
You deserve it all
Weasel Manisal, King Saha
This is how we roll
Genius Godi, pon it
Roll it
Fire more fire