0:00
3:02
Now playing: Princess

Princess Lyrics by King Saha ft. David Lutalo


Yenze Saha Leone Island soldier (mukwano kyusamu)
Ndi ne Lutalo, alinganga soda
Tutebenkeze obufumbo bwaffe
Kyusamu, mukazi wange
Princess
Girl you're changing to nonsense
Hey! Embeera ng'ekyuse
Ondekede ani baby (ohoh, baby)
Ng'osuse ye (girl you're changing to nonsense)
Ng'omutima gu kukyuse, eh
Kati ondekede ani baby, eh-eh-eh eh (my love, hey! Oh yeah)
Jjukira luli, mukwano nga tuba babiri lwakuba wakyuka
Ate manyi mukwano gw'osobola okukyusa lwakuba, bulimba
Ne wempita nga gwe ayanguwa (e-eh eh)
Love yo yanerabiza, gwe woba wansibasiba kati nsumulula yo
Ye biki byewantega (ah ah yi)
Byewandisa byakolera, kyensaba binzijjemu
Lwaki tonsasira (oh my woman)
Princess
Girl you're changing to nonsense
Hey! Embeera ng'ekyuse
Ondekede ani baby (ohoh, baby)
Ng'osuse ye (girl you're changing to nonsense)
Ng'omutima gu kukyuse, eh
Kati ondekede ani baby, eh-eh-eh eh
Akamwenyumwenyu lwaki, wakatwala?
Baby hapana, uh
Ndi mukibagalo munda, ninga emputa, wansilanya
Gatagata olabe, kuva ku mutima gwo
Sandi yagade osubwe (eh-eh-eh)
Bwemba n'omusango manye
Ne bwemba n'ampaka nakyuusa, tunyumirwe
Sibotyo bwewali, neebuza gonjebwa dala kiki wa gye lyada?
Njagala love eri, eyalimu n'akatinko baby ani yajjiba?
Ani? Ani? (Ani?)
Ani? Ani? (Ani?)
Oh my woman
Princess
Girl you're changing to nonsense
Hey! Embeera ng'ekyuse
Ondekede ani baby (ohoh, baby)
Ng'osuse ye (girl you're changing to nonsense)
Ng'omutima gu kukyuse, eh
Kati ondekede ani baby, eh-eh-eh eh
Oh oh oh
Ba-ba-yi, ba-yi ba-ba yi
Wangamba olinjagala everyday (oh no)
Why you change your ways
Wangamba yenze asanide
Lwaki okyuse, today
Baby you drop me (you drop me, baby you drop me)
Wanyiza lwe wanswaza
Lwe wankasukira emmere ku mezza
Nga ogamba emmere y'akawunga
Nga ngamba tujjirye naye nga ogana
Honey, kiki ky'oyagala baby?
Ekikomyangawo ettumbi, kye ki?
Sasa ni kupe nini tell me, my girl
Ompa okwejjusa
So kuva mabega nga era ontambuza
Ompisa kiralu ki tewefuga!
Onjagaza ki naye, oh-oh, eh eh eh eh
Princess, girl you're changing to nonsense
Hey! Embeera ng'ekyuse, ondekede ani baby (ohoh, baby)
Ng'osuse ye (girl you're changing to nonsense)
Okimanyi oli mukwano gwange (ng'omutima gu kukyuse, eh)
Lwaki okosa obulamu bwange (kati ondekede ani baby, eh-eh-eh eh)
Ondese abalala bantwale (baby)
Princess
Girl you're changing to nonsense
Hey! Embeera ng'ekyuse
Ondekede ani baby (ohoh, baby)
Ng'osuse ye (girl you're changing to nonsense)
Ng'omutima gu kukyuse, eh
Kati ondekede ani baby, eh-eh-eh eh
My girl!
Ompa okwejjusa nze
Nze ontambuza bulala olindeta ebigenge (my girl)
Oh my woman