0:00
3:02
Now playing: Pretty Pretty

Pretty Pretty Lyrics by King Saha


I remember one day
The words she said ng’akubye essimu oh yeah
Nze y’aŋamba Saha
Nkooye okuba ku bbala
Kale singa namanya
Sandizze wuwo kulaba nnaku ooh
By’ogoba nga tebikutuka
Oyimba ennyimba tetuziwulira
Nakanya kumuyita my lady hullo nga tampulira
Naddamu ne nkuba ngezeeko okwegayirira era yagaana
Ne ntoba
Bwentyo ne nfuba
Kati akuba essimu hullo
Man Saha hullo
Yogerako nange hullo
Lwaki nkuba essimu gwe ate n’ogiggyako?
Ndaba video yo
Ku ttivvi nga tevaako!
Saha nga wanyuma nnyo!
Nze bwatyo bw’ampaana, wulira
Saha eddoboozi lyo
Nga liwooma nnyo!
Bwatyo bw’aba ampaana
Nange tamanyi nti namubuuka
Nze ndaba bulabi
Nange nkulabe bulabi ooh ah
Ndaba bulabi eeh
Nkulabe bulabi ooh oh

She were looking so pretty pretty
Naye ng’ayagala bya right now kati kati
She don’t want me say jigi jigi
Kyokka ng’aŋamba anjagala everyday kati kati
She ah looking so pretty pretty
Naye ng’ayagala bya right now kati kati
She don’t want me say jigi jigi
Kyokka ng’aŋamba anjagala everyday kati kati

Singa yaguma n’alinda teyandibadde ng’alumwa
Singa yatoba wamu nange teyandibadde ng’alumwa
Yali ammazeemu n’omusaayi
Ntoba misana na kiro alye ku mugaati
Yali ansizeemu n’obukyayi
Abaali abange mbagobye ewange
Yali nga bw’antiisa
Nga yeesome ebitabo by’ankubisa
Tewaali kumpaana
Ng’ayagala alage nti y’antaasa
Ng’anzunza mu kiro
Gwe buuza Mimo bwe yantawaanya mu kiro
Nga buli omu amutya
Kuba yali hahaha

She were looking so pretty pretty
Naye ng’ayagala bya right now kati kati
She don’t want me say jigi jigi
Kyokka ng’aŋamba anjagala everyday kati kati
She ah looking so pretty pretty
Naye ng’ayagala bya right now kati kati
She don’t want me say jigi jigi
Kyokka ng’aŋamba anjagala everyday kati kati