0:00
3:02
Now playing: Mulirwana

Mulirwana Lyrics by King Saha


Mmm mulirwana
Oli kumutima ogukabya
Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana)
Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana)
Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana)
Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)
Ndowooza kyolinda you want to see me on my knees
Kyewesunga to wake me, crying pleading for your love
My neighbor, I shout it louder
Njagala obe my lover
Obadde my sweet neighbor
Kati njagala nkyatule, lwesikulabyeko obwongo bwesera
Tomagamaga, nze akwagala (hey! Mulirwana)
Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana)
Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana)
Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana)
Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)
Mulirwana, afazali mpayo omwana
Anakufanana, olaaba otya mama!
Buli kiro ewaka eyo ngungumuka nga ndaba ndi kukalaba
Ontadde kuli ninze kutugumbulwa kyoka okikola okabba
Nze nali nsirise nga ninze okole omutima gwo kyegwagala
Nga manyi, lulibalumu newekubba negunjagala
Kati wayise akabanga, eh eh eh akabanga
Ne nsalawo nzijje nkikwatulire eh, baby
Mulirwana okiraaba
Nkugamba olinga atandabba
Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana)
Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana)
Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana)
Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)
Onsomozza onsomozza lwaki ontankula
Obuwowo, bwokera okusikka lwaki obunsindikira
Okera kwanika ngoye zo ng'okimanyi kwenatukira
Obuwowo bwewekuba mba ndi awo ne bunsensera
Ne ewatasana buyimba, mpulira oyimba
Lwaki mulirwana ononya (heey)
Wansazza ne mu swala nze sirikusonyiwa (eh!)
Buli lwempita erinnya lyo, ki face yefunya?
Mulirwana, bwendilaaba akufanana sirikudira
Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana)
Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana)
Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana)
Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)
Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana)
Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana)
Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana)
Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)