0:00
3:02
Now playing: Kukaliba

Kukaliba Lyrics by Liam Voice


Baby baby my love is for you
Everything is for you
By’onkola baby, by’ebintabula
And I yearn for you babe
Bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
Osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
Love yo y’amaanyi ejjudde technology
Mu mutwe onkuba okirako bu waragi
Oba obulamu bunyuma butya?
Nga ntudde naawe baby tusuna guitar
Nga nkuyimbira obuyimba kiriba kitya?
Naye baby obikola batya nooo!
Bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
Osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
Love yo y’amaanyi ejjudde technology
Mu mutwe onkuba okirako bu waragi

Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima
Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima

Eeh nzikirizza onteeke mu bottle
Oli mata nkwenyweera nga Lato
Love yo entuga bulago
Nze kye nsaba ffe tutte mukago
Nze manyi omukwano gwe nina
Gutiiriika maaso go amalungi g’olina
Na guno omutima gwe nina ng’ochillinga
Kye nsaba mw’oba owummulira
Oba okola otya baby ebintu byo?
By’otunula bw’otyo ne mbulwa otulo
Ng’obunyonyi nzikuta ndabyewo obulo
Mu love ndi mulwadde gwe ddwaliro
Bwemba kayimba njagala ompe sweet melody
Osaana ssanyu ng’onyiize ndeete apology
Love yo y’amaanyi ejjudde technology
Mu mutwe onkuba okirako bu waragi

Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima
Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima

Oba obulamu bunyuma butya?
Nga ntudde naawe baby tusuna guitar
Nga nkuyimbira obuyimba kiriba kitya?
Naye baby obikola batya nooo!
Oba okola otya baby ebintu byo?
By’otunula bw’otyo ne mbulwa otulo
Ng’obunyonyi nzikuta ndabyewo obulo
Mu love ndi mulwadde gwe ddwaliro

Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima
Bwe tuba babiri
Balitukululira ku kaliba
Mu mutima bwe nnumwa
Nga ndowooza ku ggwe
Ne ŋŋuma mu mutima