0:00
3:02
Now playing: Nsazewo

Nsazewo Lyrics by Liam Voice

Nelero nsazewo nsumulule byenina munsawo
Ntukirize omukago
Nsazewo nsukeko kunsalo oh eh
Onjagade byadala baby omberede ng’omusawo
Kiba kyabulyazamanya
Obutakuwa mukwano ka mama.

Manyi sibyangu jetulaga the journey seems to be tough
Kwatilirako you hold on my love
Wano wetulaga you need to be tough
Era sibyangu ebikemo they take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Leero nkutekako akaweta kange
Hmm Tufuke omu muntu wange
Ehh Leero nkuteka akaweta kange
Hmm Tufuke omu muntu wange

Hmm Oli saala jeyadamu katonda
Bweyali akutonda yawuliriza omutima no’mwoyo munda, munda
Baby njagala ofune joy
Ndikwagala nga silina na hit afazali ndisima toi (yeah)

Manyi sibyangu jetulaga the journey seems to be tough
Kwatilirako you hold on my love
Wano wetulaga you need to be tough
Era sibyangu ebikemo they take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Leero nkutekako akaweta kange ( Ohh I Do)
Hmm Tufuke omu muntu wange (Oh I Do yes i do)
Leero nkutekako akaweta kange ( Ohh I Do)
Hmm Tufuke omu muntu wange (Oh I Do yes i do)