0:00
3:02
Now playing: Oja Kunzita

Oja Kunzita Lyrics by Lydia Jazmine


Eeh eh eh
Mazima lwaki onkaabya?
Ng'ate okimanyi
Love yo enkyamula embunaabuna
Lydia Jazmine, ah
Artin on the Beat

I may not deserve you
Naye nga I need you
My love for you
Nnyingi nnyo ate nga it's real
I may not deserve you
Naye nga I need you
My love for you
Nnyingi nnyo ate nga it's real

Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Eeh eh ojja kunzita
(My lover)
By'onjagala nze ojja kunzita
(My lover)
My lover

Baby ojja kunzita
(My lover)
Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Nga ondi wano mukwano ndoota ompita
(My lover)
Eeh ojja kunzita eh

You have this body I've never seen before
When you come so close I'll never let you go
It's you I saw from a distance
Ne ngezaako okuwa, assistance
Baby nze wandaga resistance
Nga nze nkanya persistence

Njagala nkuwe maintenance
Naye era ondaga nti oli reckless
Baby nze nkusaba ne licence
Naye era ondaga nti oli hesitant

Nkumissinga nnyo nnyo
Baby let me know
Oba mu nva nteekemu omunnyo
Nze njagala mbeere munno nnyo

Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Eeh eh ojja kunzita
(My lover)
By'onjagala nze ojja kunzita
(My lover)
My lover

Baby ojja kunzita
(My lover)
Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Nga ondi wano mukwano ndoota ompita
(My lover)
Eeh ojja kunzita eh

Eeh eh eh
Byonna nfuba baby nkuwe
Baako ky'oyoya nkuwe
Bwenkusobya honey ndiwe
Kuba empungu terya bire

Tubeere realistic
Wakuza entunula fantastic
Toli materialistic
Your love is so artistic
Bino bye nkaaba
Ne nsinda olutata ah

Mutima ne ŋŋuma
Nga ninze okulaba ah
Baby nkumissinga nnyo nnyo
Baby let me know
Oba mu nva nteekemu omunnyo
Nze njagala mbeere munno nnyo

Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Eeh eh ojja kunzita
(My lover)
By'onjagala nze ojja kunzita
(My lover)
My lover

Baby ojja kunzita
(My lover)
Kubanga ndoota ompita
(My lover)
Nga ondi wano mukwano ndoota ompita
(My lover)
Eeh ojja kunzita eh

I'll give you all I have
Baby you're my better half
I'm so in love with you
So in love with you
I'm so in love with you
So in love with you

Babe
I love you
I need you