Mukama ye musumba wange
Namge setegenga
Agalamiza mududilo lye
Yakulembela mu mazzi amatefulaba akomyawo ememe yange
Kulwe linya lye akulembela mubutukilivu
Omuntu wange owomunda agumye
Nebwendiffa omusumba wange alinzukiza
Oluga lwo no mgu gwo byebinsanyusa nze
Siritya abange siritya ngumye
Ne bwempitta mukiwovu ekyokuffa
Oluga lwo no mgu gwo byebinsanyusa nze
Siritya abange siritya ngumye
Ne bwempitta mukiwovu ekyokuffa
Ngabantegekela emeza enene
Mumaaso gabalabee bange
Asinze amafutta mumutwe
Nga mukikompe kyange kiyika
Obulungi ne ekisa binangobelelanga
Enaku zonna ezobulamu bwange
Natulanga munyunbayo mukama
Emirembe ne emirembe
Chorus till fades