0:00
3:02
Now playing: Mulamu [ yesu mulamu]

Mulamu [ yesu mulamu] Lyrics by Judith Babirye


Mulamu daala yesu mulamu oyo
entaana teyayinza kwegala 
amanyi gokuffa nago gaduuka
entaana njeerere talimu yesu mulamu
abakyala kumakya bagenda okumulaba 
mbubatwaleyo obuloosa kumulambo gwe
basanga malayika ngatudde kuguyinja
nabawa amawulire nti azukidde nentana njerere 
chorus
mulama mulamu yesu wange mulamu
entana yawotoka teyayinza kwegala 
yazukira kati atudde mukitibwa
ela nange lwendiffa oyo yalinona atwale mugulu
mulama mulamu yesu wange mulamu
entaana yawootoka teyayinza kwegala 
yazukira kati atudde mubitibwa 
ela nange bwendiffa oyo alinono atwale mugulu

nze mubiwonvu mwepitta silina kutya nze 
nina omulokozi yesu wange mulamu
oba magombe gamutya ne entanayamuduuka oyo
nange lulikya oyo eyazukila enaku aligimponya
chorus
mulamumu mulamu yesu wange mulamu
entaanayamuduka teyayinza kwegala
yazukila kati atudde mukitibwa 
ela nange bwendiffa oyo alinona atwale mugulu
mulamu mulamu yesu wange mulamu
entaana yamuduka teyayinza kwegala
yazukila kati atudde mubitibwa 
ela nange bwendiffa oyo alinona atwale mugulu

alimponya omuteego gwomubii
mukawumpuli atugumbula ekiro
yesu alimponya nze mumaziga ne nakuu
kunga mulamu yesu wange mulamu 
chorus
mulamu mulamu yesu wange mulamu 
entaana yamuduka teyayinza kwegala 
yazukila kati atudde mubitibwa 
ela nange bwendifa oyo alinono atwale mugulu 
mulamu mulamu yesu wange mulamu 
yazukila kati atudde mukitibwa 
elanange bwendiffa oyo alinona atwale mugulu