0:00
3:02
Now playing: Merry Christmas

Merry Christmas Lyrics by Judith Babirye


Christmas
Leero Christmas
Omwaka omuggya
Leka gube gwa ssanyu
Christmas
Abange Christmas
Omwaka omuggya
Leka gube gwa ssanyu, ooh

Mbaagaliza omwaka omuggya
Gubeemu emirembe
Ssekukkulu ennungi
Leka ebe ya ssanyu
Merry Christmas
And a happy new year
Buli omu mwagaliza omwaka
Omuggya ogulimu essanyu

Christmas
Eno abange Christmas
Tusanyuke, tuyimbe, tube n’emirembe
Omulokozi atuzaaliddwa
Kyova olaba essanyu lingi nnyo
Buli omu, alina essanyu
Nzijukira nga ndi muto
Maama yakeeranga
N’agenda mu bitooke ku makya
Ng’obukuba butonnyerera
N’aleeta akatooke n’akaboobeza
Abaana ne tulya, ne mubuuza
Nsonga ki ekukeezezza yaŋŋamba
Nti Omulokozi atuzaaliddwa oh oh

Mbaagaliza omwaka omuggya (eeh)
Gubeemu emirembe
(Leka gube gwa mirembe)
Ssekukkulu ennungi
Leka ebe ya ssanyu (aah)
(Leka ebe ya ssanyu)
Merry Christmas
(Merry Christmas and a new year)
And a happy new year
(Happy new year)
Buli omu mwagaliza omwaka (ooh oh)
Omuggya ogulimu essanyu (eeh eh)

Abadde omulwadde ossuuke Mukama akuwonye
Olabe, essanyu ku luno olunaku
Omwaka omuggya gutuuse
Nkusabira ebirooto byo bituukirire
By’olese emabega Mukama abikuwe
Mu guno gwe tutandika ooh oh

Mbaagaliza omwaka omuggya
Gubeemu emirembe
(Eeh leka gubeemu emirembe)
Ssekukkulu ennungi (oh)
Leka ebe ya ssanyu
(Leka, leka, leka ebe ya ssanyu)
Merry Christmas (oh)
And a happy new year (ooh)
Buli omu mwagaliza omwaka (ooh oh)
Omuggya ogulimu essanyu (eeh eh)

Eeeeh

Oooh
Aaah aah, merry Christmas
Kampala, Mubende, Wakiso
Aaah aah, happy new year
Hoima ne Jinja, Mbarara
Aaah aah, merry Christmas (hmmm)
Ntungamo, Kabale, Mbale
Aaah aah, happy new year
Kamuli, Lira n’e Gulu eyo
Aaah aah, merry Christmas (eeh eh)
Nebbi, Iganga, Kamuli
Aaah aah, happy new year
Fort Portal Abatooro
Aaah aah, merry Christmas (ah yeah)
Eno Christmas ooh
Aaah aah, happy new year
Aaah aah, merry Christmas
Aaah aah, happy new year
Aaah aah, merry Christmas
Aaah aah, happy new year