0:00
3:02
Now playing: Nzijukila

Nzijukila Lyrics by Judith Babirye


Egyali emikwano
Kati balabe bange
Elyali essanyu
Kati maziga gokka, oh
Nsula bubi ennaku enuma nze, oh
Nzijukira, onzigyeyo eno mu bulumi
Bwe bandaba baseka
Olw’embeera yange
Gwe nawanga omugaati
Kaakano aduula
Mukama wulira okusaba kwange
Nemenga okuswala
Mu mikono gy’abalabe bange
Nzijukira Taata

Nzijukira (eeh)
Onzigyeyo eno mu bulumi (ooh ssebo)
Nemenga okuswala (Mukama)
Mu mikono gy’abalabe bange (nnyimusa nange)
Onnyimuse (nnyimirire)
Nnyimirire ku lwazi (nemenga okuswala)
Nemenga okuswala (Taata wange)
Mu mikono gy’abalabe bange (oh mpulira Taata)
Nzijukira (mpulira nga nkukoowoola)
Onzigyeyo eno mu bulumi (eeh)
Nemenga okuswala (nemenga okuswala)
Mu mikono gy’abalabe bange (nnyimirire)
Onnyimuse (nnyimirire)
Nnyimirire ku lwazi (oh Mukama)
Nemenga okuswala
Mu mikono gy’abalabe bange

Ntwala, nkweka awatukuvu
Ppaka obubi, buno nga buyise
Onnyimuse, onyweze ebigere byange
Ogaziye eweema yange
Obwakabaka bwo bujje
Nzijukira nange

Nzijukira (eeh)
Onzigyeyo eno mu bulumi (Mukama)
Nemenga okuswala (ssebo wange)
Mu mikono gy’abalabe bange (oh abalinze okuseka)
Onnyimuse (nnyimusa)
Nnyimirire ku lwazi (nnyimirire ku lwazi)
Nemenga okuswala (eeh Mukama)
Mu mikono gy’abalabe bange
(Oh nkoowoola Yesu wange)
Nzijukira (nzijukira)
Onzigyeyo eno mu bulumi
(Mu bulumi nemenga okuswala)
Nemenga okuswala (Mukama eeh)
Mu mikono gy’abalabe bange (nnyimirire nange)
Onnyimuse (oooh)
Nnyimirire ku lwazi (ooooh)
Nemenga okuswala (eeeh)
Mu mikono gy’abalabe bange (ooh)

Jjukira, ekisa kyo kingi kya lubeerera
Nemenga okuswala (ooh)
Mu mikono gy’abalabe bange
Jjukira, wasuubiza okumpitaba singa nkuyita
Nemenga okuswala (Daddy wange)
Mu mikono gy’abalabe bange
Oh nemenga okuswala, nemenga okuswala
Nemenga okuswala, yiii
Nemenga okuswala (ooh)
Mu mikono gy’abalabe bange

Nzijukira Taata
Nzijukira (oh)
Onzigyeyo eno mu bulumi (eeh neme)
Nemenga okuswala (nemenga okuswala)
Mu mikono gy’abalabe bange (ooh)
Onnyimuse (nnyimirire)
Nnyimirire ku lwazi (nnyimirire)
Nemenga okuswala (Mukama)
Mu mikono gy’abalabe bange (ooh)
Nzijukira Taata
Nzijukira (nsangula amaziga gange)
Onzigyeyo eno mu bulumi
(Nkwetaaga nkwetaaga Mukama)
Nemenga okuswala (mponya nze okuswala)
Mu mikono gy’abalabe bangi
(Abajja okuseka be bangi)
Onnyimuse (nnyimusa)
Nnyimirire ku lwazi (oh nemenga okuswala)
Nemenga okuswala (nemenga okuswala)
Mu mikono gy’abalabe bange
(Mukama tompaayo mu kuteesa kwo)
Nzijukira (nzijukira)
Onzigyeyo eno mu bulumi
(Mukama, kale obunnya bwasimye)
Nemenga okuswala (nywerere kuggwe)
Mu mikono gy’abalabe bange
(Mukama, nnyimusa nange)
Onnyimuse (eeh)
Nnyimirire ku lwazi (nnyimirire kw’oli Taata)
Nemenga okuswala (eeh yeah)
Mu mikono gy’abalabe bange (oh nnyimusa nange)