0:00
3:02
Now playing: Wambatira

Wambatira Lyrics by Judith Babirye


Mukama nzize nga netonda
Onsasire onsisinkane
Nkyaamye nnyo mu buvubuka bwange
Naye kati mukama nzikakanye
Bino eby'ensi tebimpagawaga
Mulokozi byonna gw'abisinga
Laba nzize ssebo nga bwendi leero
Nzikakanye mukama onsisinkane
Wambatira (wambatira)
Wambatira (wambatira)
Omuntu wange
Ow'omunda
Nsaasira, nziza bugya
Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange
Wambatira (wambatira)
Wambatira (wambatira)
Omuntu wange
Ow'omunda
Nsaasira, nziza bugya
Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange
Oluusi bwengwa
Nga ntambula
Ebigere byange bigenda awatasaana
Naye leero, Mukama
Bibumbe bugya
Nzikakanye, nzigwaawo omwoyo gwange.
Wambatira (wambatira)
Wambatira (wambatira)
Omuntu wange
Ow'omunda
Nsaasira, nziza bugya
Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange
Mukama bwenjogera
Akamwa Kange
Taata koogera bingi ebitanzimba
Laba nzize, Mukama, nga bwendi leero
Onzikakanye mukama onsaasire
Wambatira (wambatira)
Wambatira (wambatira)
Omuntu wange
Ow'omunda
Nsaasira, nziza bugya
Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange
Wambatira (wambatira)
Wambatira (wambatira)
Omuntu wange
Ow'omunda
Nsaasira, nziza bugya
Nkwetaaga, Gwe kiddukiro kyange
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Nga sirina anjagala
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Emikwano nga gindese nzekka nze
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Wakati mu ddungu, munange Mukama nkwetaaga
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Kigambo ky'obulamu, Mukama nkwetaaga
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange
Nkwetaaga gwe kiddukiro kyange