0:00
3:02
Now playing: Maria Guma

Maria Guma Lyrics by Judith Babirye

hmmmmm maria maria 
waditudde Maria nokuzza abaana aboo 
ebintu byebakuze binjii bilumya omutima 
dala bambi wetamidwa abaana obaleekedde ani 
tewaliyo alikulelela mwana ngagwe amuzala
chorus
tulaa onfumbe kulwabaana boo 
neba maama abatuzaala balina byebasirikidde
ebyomunjju tebitotolwa kale Maria guma 
tewaliyo alikulelela mwana ngagwe amuzaala
tuula onfumbe Maria mukwano guma
tewaali kiligumya muto nga mukwano gwamaama
ebisumbuwa mudya binji bibawoo 
nayate lujifuluma enyumba ngabaana obaziika 
tula ofumbe Maria mukwano  guma 
Tewali kiligumya muto nga mukwano gwa maama 
ebisumbuwa mudya binji bibawoo naye atte 
olujifuluma enyumba nga abaana obazika 

zibiliza amaaso go Maria okuzze abaana boo
Ddala kiki ekilisinga omukwano gwamama
amabuuje ago goleeka gotegamanyi kizibu
ekibasanyusa kunsii ye mummy ne daddy
sonyiwa omwami woo bambi muntu asobya
mukwasse katonda yatalemwa mbeela 
esanyu lya baato ye mummy ne daddy
tewaliyo alikulelela mwana nga gwe amuzaala
chorus
tula ofumbe Maria mukwano  guma 
Tewali kiligumya muto nga mukwano gwa maama 
ebisumbuwa mudya binji bibawoo naye atte 
olujifuluma enyumba nga abaana obazika 
tula ofumbe Maria mukwano  guma 
Tewali kiligumya muto nga mukwano gwa maama 
ebisumbuwa mudya binji bibawoo naye atte 
olujifuluma enyumba nga abaana obazika 

maama maama maama 
ooh maama maama 
Maria Maria  