0:00
3:02
Now playing: YENZE

YENZE Lyrics by Judith Babirye


oooooooh oooooooh oooh ooh ooh

hmmmmm
Dala yenze nze gwe wali ononya
Mukubonabonakwo nze gwawali ononya
Ebitiibwa wabirina byona wabirina
Eno ensi nokujula kwayo byona bibyo
Egulu walireka nofuka omuntu omwavu omunaku asembayo
Bambi watambulangawalina ekyama Munda yo...
yenze mukama gwe wali ononya
chorus
Nze yali ensonga okubonabonakwo yenze Mukama gwe wali ononya
tewaliyo nsonga ndala Yesu kubonabona yenze Mukama gwe wali ononya x2
Nebakukomerera agasumali agawanvu
mubibatu byo nga tewali kusasira
mumazigago waliwo gwe wali ononya
Mukama yenze eee nzuno gwe wali ononya
chorus
Yenze nze gwe wali ononya mukubonabona kwo nze yali ensonga ssebo
tewaliyo nsonga dala mukama yesu mukubonabonakwo
nze yali ensonga mukubonabonakwo yenze mukama gweli ononya

yenze eeee Mukama gwe wali ononya nzuno nzize nze yali ensonga aaaaa
yenzeeeee nze gwe wali anonya mukubonabonakwo nze yali ensonga
yenze mukama gwe wali nonya mukubonabonakwo nzuuno nzizee  nze yali ensonga
chorus
nze yali ensonga mukubonabonakwo yenze mukama mukubonabonakwo 
tewaliyo ensonga ndala yenzee mukama mugwewali anonya
nze yali ensonga yesu mukubonabonakwo yenze mukama gwe wali onnya