0:00
3:02
Now playing: Mukama Wanjagala

Mukama Wanjagala Lyrics by Judith Babirye


Oh...
Eh ya..
ngenda nentuula
nefumitiriza nze
kumukwano gwa Yesu.
bweyanjagala,
yelekereza eggulu nakka.
oh..
Bweyanjagala,
teyafaayo, nti alizalibwamunaku. bambi.
Bweyanjagala
Ekibayake taata, kyalimukilaalo.
Bweyanjagala
Teyafaayo nti aliyambala tambira
eh...
Bweyanjagala
Teyafaayo nti olikyalibwa banji
Nasiiba, nasula enjanla.
Teyavuga ku motoka, (eh)
Teyazimba nyamba, bambi
Yayagala ansasulire'banja
[Chorus]
Lwaaki, mukama wanjagala
Oh...munanga wasasule'banja
Nze sirina kalungi Kona.
Sirina bisikiza
Bino e'byensi, banji byebawana Wana
Sibirina...Nayengawanjagala x2.
Bwetwogera'nyindo, ndaalo sigirina nedda.
Kale twogere hayiti, ezabamerica sizirina Babirye.
Hmm...
Bwetwogera kuzifigure, ezabamodo sizirina nedda..
Naye, bweyanjagala.
Tewabuuza nti nasoma kyenkanawa nze, [Mukama]
Bweyanjagala, tewafaayo nti nakula ntya nze, [eh]
Bweyanjagala, tewabuuza nti nazalibwa ani nze [Oh]
Kale Mukama wanjagala.
Nobbika'obwerere bwange.
Munange N'onfuula omwana
N'ebakukomerera
Wasirika'nsasulire ebanja.

[Chorus]x4