0:00
3:02
Now playing: Osanide

Osanide Lyrics by Judith Babirye


Isiraeri eri mu ddungu
Baalumwa enyonta n′enjala
Bakowoola erinya lyo
Kitiibwa kyo kyakka kunsi
Kitiibwa kyatuula ku lwaazi
Olutaliina nsulo
Banywa bonna bakusinza
Nti osanidde Mukama

Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga likusinza
Buli viivi livunama

Tewali yakaddiya lugoye
Tewali yaziimba bigere
Mpagi yo muliro ekiiro era, mpagi y'ekiire emisana

Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama

Yeriko yali agaliddwanyo
Ngaliko bbugwe munene
Kitiibwa kyo kyakka kunsi
Bbugwe yenna yayiika

Kitiibwa kyo ekyeddanedda
Leka kike wano leero
Buli mbeera evunaame
Linya lyo lisinziibwe
Kitiibwa kyo ekyeddanedda
Leka kiike wanno leero
Buli mbeera evunaame
Linya lyo lisinziibwe
Kitiibwa kyo ekyeddanedda
Lekka kikke wanno leero
Buli mbeera evunaame
Linya lyo lisinziibwe

Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Osanidde osanidde
Kitiibwa kyo
Netendo lyo
Buli gwanga, likusinza
Buli viivi livunama
Mukama nebakerubi bayimba