0:00
3:02
Now playing: Neol

Neol Lyrics by Judith Babirye


Leero mukibuga mu yudaya 
mukyalo e beserekemu
waliyo omwana atuzalidwa
yemulokozi iiii 
egulu n^ensi biyimba
bamalayika wagulu bayimba
oooh emirembe kunsi jutuse
emmanuel katonda alinaffe
neol x3 sekukulu yino etuuse
kekaboonero katonda yayagala omuntu
kekaboonero okomukwanoo
neol x3 ssekukulu yino etuuse
omwaka omugya gube gwasanyu
sekukulu laba yino etuuse
abalunzi kutale batidde
bafunye amawulire kuba 
malayika nti omulokozi atuuse
eeh nabo bazze  eeeeh
era abagezigezi  banonya
bazze bagoberela munyenye
bamulabeko omwanaaaa
omwanaaaa yesu
neol x3 sekukulu yino etusse
kekabonero katonda yayagala
kekabonero akomukwano omuntu
neol x3 omwaka omugya gubegwa sanyu
ssekukulu laba yiino etuse
mbagaliza omwaka mugya 
guleete sanyu bugaaga na mirembe 
byona byotafunye mumwaka oguwedde
katonda abikuwe mumwaka omugya
chorus till