0:00
3:02
Now playing: Nekutte ku mukama

Nekutte ku mukama Lyrics by Judith Babirye


nekute ku mukama mpulira embuyaga ekuntta
nesize omwana gwendiga okutasa obulamu bwange
nekutte ku mukama mpulira embuyaga ekuntta
nesize omwana gwendiga okutaasa obude bwange

amaziga gabawo ekiro esanyu lijja bukedde
mukama kankulinde onakeesa obudde bwange
obulumi mukama bunji sikyebaka
ssebo kankulinde onakeesa obudde bwange

nekute ku mukama mpulira embuyaga ekunta
nesize omwana gwendiga onakeesa obudde bwange
nekute ku mukama mpulira enbuyaga ekunta
nesize omwana gwendiga onakeesa obudde bwange
wulira nkuyita munaye mukama gwe akebeera emitima
omutima gwange baleme ogumenya
bagusuule nga akagulu kejanzi
nwanira mukama gwe awanilira abakooye
ekiro kino nkiyitamu ntya sebo leeta esanyu lyange
nekute kumukama mpulira embuyaga ekunta
nesize omwana gwedinga okukesa obude bwange
nekutte kumuka mpulira embuyaga ekunta
nesize omwana gwendiga okukesaobudde bwange
nzijajaba omutima gwe awanilira abakoye
nkwegayilila kitange ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo
yogeera nange buli kigambo kyo kimponye obulumi
nkwegayilila kitange ekiro kino nkiyitemu ntya sebo
chorus till