0:00
3:02
Now playing: Tobanakutya

Tobanakutya Lyrics by Juliana Kanyomozi


Lalala, ooh
Lalala, eeh
Lalala, ooh, hmm
Lalala, uuh
Lalala, aah
Lalala, ooh

Buli omu, anonya esanyu
Anonya wagumila
Omutima gwe okufuna eddembe
Ensi bwebera nga eyuga
Oh anonya weyekwata, nze sive woli
Oba, mu′mpewoo enkuta (mu'mpewoo enkuta)
Mukasera akabi, ooh era ndibawo

Mukwano, toba nakutya
Ngumidde kugwe
Nkwagala, nga bwoli
Ebyange, byonna kati bibyo
Na buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala

Okwagala, nakwo kutamiza
Wena nowulira, nga nomutwe gwetolola
Ebitamiza, kuva buto nali nabigana
Naye gwe, anha! Mpulira nkwagala
Era, ooh muli nasiima nyo
N′omukwano ogwo gwondaga
Omatiza omutima ne meeme

Mukwano, toba nakutya
Ngumidde kugwe
Nkwagala, nga bwoli
Ebyo ebyange, byonna kati bibyo
Na buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala

Olwo bulungi bwo, nobuntubulamu
Alimpa ki alinzijja kugwe, sikimanyi nange
Enjala, oba obwavu
Sibitidde nze, ndilya ku bulungi bwo

Mukwano, ooh toba nakutya
Ngumidde kugwe
Nze nkwagala, nga bwoli (nkwagala)
Ebyange, byonna kati bibyo
Na buli lwenkulowoza, mpulira nkwagalira ddala

Lalala, ooh
Lalala, eeh
Lalala, ooh, hmm
Lalala, uuh
Lalala, aah
Lalala, ooh
Lalala, ooh
Lalala, eeh
Lalala, ooh, hmm
Lalala, uuh
Lalala, aah