0:00
3:02
Now playing: Mukuume

Mukuume Lyrics by Juliana Kanyomozi


Nkomyewo
Wuliliza gwe
Mhhhh mhhh

Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume
Yona gyalaze mulinze

Omutima gwa baze omanyi munafu nyo
Ekyo tekingasa kikweka
Nebikemo binji yona eyo gyayitila
Banjo abamutunulidde
Ate nze byanema simanyi kulondola
Mungu kyesaba mulondele
Yeze ndidawa nga afunye yo omulungi
Mbuza ndidawa nga atandise okubaligga
Mukama katonda wuyo mukuume
Ate nakolaki yeka gwewampa

Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume
Yona gyalaze mulinze

Obubenje bwandibadde mu makubo gyayitira
Taata kyensaba buwugule
Nkimanyi wasalawo tewali atalifa
Naye nze kyensaba ye mutase
Yona eyo gyasuze waba ku safari
Mungu kyensaba yebake Mirembe
Kuba watebaka eno nange sebakka
Taata kyensaba bulamu nabuwangazi
Mukama katonda byona gwo obisobola
Yenze ndidawa waliba nga azayee

Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume
Yona gyalaze mulinze

Mu mikwano gyalina kebela taata
Ojemu bona abakyamu
Ndabye gwe banji ne fitina zimuwonye
Bambi talina ye gwateka
Naye wakola bubi notukweka emitima
Yandibadde yabawula
Banji bayambye bona nebefula
Kyoka nasigala bambi ayamba
Wuliliza mungu bambi mutase
Abesesa nga ate Muli bakyamu

Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba bambi mukuume
Yona gyalaze mulinze

Wuu!
Mukume

(Taaata) Nkusaba jaalaze taata mukuume
(Yoona eyo) Nkukwasiza omwami wange (gyayita)
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume (Kabiite)
Nkukwasiza omwami wange (Owange)
Mungu kyenkusaba bambi mukuume (Mukuume)
Yona gyalaze mulinze (Yoona eyo)


Nkusaba jaalaze taata mukuume (Ohh oh!)
Nkukwasiza omwami wange (Yoona eyo)
Mungu kyenkusaba bambi mukuume 
Yona gyalaze mulinze
Nkusaba jaalaze taata mukuume (Ohh oh!)
Nkukwasiza omwami wange (Mulinze eno)
Mungu kyenkusaba bambi mukuume
Yona gyalaze mulinze