0:00
3:02
Now playing: Ondage Omukwano

Ondage Omukwano Lyrics by Juliana Kanyomozi


Njagala njagala njagala nyo
Nze njagala njagala njagala nyo
Hahahaha! Kyoka Juliana

Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi

Mpulira bulungi mukwano
Bwoba oli kumpi nange
Emirembe esanyu elyange
Liymiride kugwe
Njagala kubeera malaika nkukume
Buli owobeera mbenga naawe

Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi
Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi

Nze mpulira nkooye
Obwomu buluma nga bulwade
Buli lwaobulawo mwatu
Nzeena nyongobera nga mulwade
Ekyaama kyanazula mugwe 
Kinsuza ewaka nga ntuude
Oba sanyu oba naaku
Nze ndi beera naawe

Nkaaba n'okukaaba
Bwendoota nga bakutwaala
Nebwekuba kulya bwenti
Emere eba tegenda

Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi
Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi

Saawa yomukwano bwebeera ng'etuuse
Waliwo ekiseera love ng'elinye
Oyanguwangako bambi tondeekangawo
Oyanguwangako mwatu tondeeka kulumwa
Musaayi gwange gutambulira kugwe
Omutiima gunuma (nze kati gunkuba bubi nyo oh! oh!)
Olubuuto lunuma (nze kati nalukolantya nfudde leero)
Amagulu ganuma (nze kati nagatambula needa ah! ah!)
Oh omugongo gunuma (mpulira guntuja nyo nfudde nze nffa)

Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi
Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano (ayayayaya) mungi

Abeyagala emikono muwanike
Mweyagalenyo aboogera boogere
Ffe abaana be Uganda katubaale
Abali ba cash mwe muwagire

Juliana kanekyakalire
Nkube dance asituka asituke
Abaali n'owange naye asanyuke
Akimanye nti nze mufiirako

Juliana kanekyakalire
Nkube dance asituka asituke
Abaali n'owange naye asanyuke
Akimanye nti nze mufiirako

Juliana kanekyakalire
Nkube dance asituka asituke
Abaali n'owange naye asanyuke
Akimanye nti nze mufiirako

Juliana kanekyakalire
Nkube dance asituka asituke
Abaali n'owange naye asanyuke (ayayayaya)
Akimanye nti nze mufiirako

Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano mungi
Njagala mbeera awo naawe
Oooh nga ndi awo wooli
Njagala ondage omukwano
Oooh omukwano (ayayayaya) mungi

Abeyagala emikono muwanike
Mweyagalenyo aboogera boogere
Ffe abaana be Uganda katubaale
Abali ba cash mwe muwagire Aahh!