0:00
3:02
Now playing: Malaika Wange

Malaika Wange Lyrics by Juliana Kanyomozi


Bulikumakya nsaba katonda
Tuleme Kwawukana
Nabuli Kiro era musaba akukume
Nemwebaza okumpa ekirabo
Ehyomuwendo
Yampa gwe era gwe
Malayika Wange
Mpulira emirembe muli
Ngatuli fembi yegwe
Akomyawo emeeme,
Emeeme mukwano onsingira feza ne zabu
Olikyamuwendo mpulira
Okwagala kususe
Mukwano nkufirako

Yegwe Gwembadde ninze yegwe
Sikyikiriza nti otuse
Mpulira mirembe
Olese esuubi, mubulamu bwange
Amazima olese essanyu elyenjawulo
Era gwe malayika wange

Yegwe Gwembadde ninze yegwe
Sikyikiriza nti otuse
Mpulira mirembe
Olese esuubi, mubulamu bwange
Amazima olese essanyu elyenjawulo
Era gwe malayika wange

Wadde Ngatufunye ebizibu sirivawo
Wadde abatuwalana bogera
Ezo ngambo zabwe
Sirikuleka kuba gwe ekirabo
Ekyomuwendo
Nfunye gwe essanyu lyange
Likomyewo
Mpulira emirembe muli
Ngatuli fembi yegwe
Akomyawo emeeme
Emeeme mukwano onsingira feza ne zabu
Olikyamuwendo mpulira okwagala kususe
Mukwano nkufirako
Yegwe Gwembadde ninze yegwe
Sikyikiriza nti otuse
Mpulira mirembe
Olese esuubi, mubulamu bwange
Amazima olese essanyu elyenjawulo
Era gwe malayika wange

Yegwe Gwembadde ninze yegwe
Sikyikiriza nti otuse
Mpulira mirembe
Olese esuubi, mubulamu bwange
Amazima olese essanyu elyenjawulo
Era gwe malaika wange

Yegwe Gwembadde ninze yegwe
Sikyikiriza nti otuse
Mpulira mirembe
Olese esuubi, mubulamu bwange
Amazima olese essanyu elyenjawulo
Era gwe malayika wange