0:00
3:02
Now playing: Kibaluma

Kibaluma Lyrics by Juliana Kanyomozi


Nakula ngantya ebigambo
Nga sagala nyo olugambo
Ng'enyombo sizitongooza mw'ekyo, ne maama anjulira
Naye abantu bansobedde
Juliana bantabudde
Ne gwe wali omanyi edda
Okukyuuka tekitwala budde

Kasita oyambuka (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)
Kasita owangula (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba

Bwob'obubi, tebakuba bubi
Naye bwofuna, bwolaba ababi
Nebwooba tolina nsobi
Tekibagaana kukukola kabi
Abo abatunula tebaba balabi
Baba basunzi aduyi kabissa
Nakola musango ki gwe tunula
Okujako okwekolelera

Kasita oyambuka (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)
Kasita owangula (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba

Kabogere, y'ate nabagambiki abafuuw'endele
Essanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyu
Kabogere, y'ate nabagambiki abafuuw'endele
Essanyu lyabwe kulaba nga gwebagifuyila aweddeko essanyu
Nababuuka nze, tebakyankaabya
Nababuuka nze, eh, tebakyanyiiza
Banange nali nkoze eyali anyirira!
Banange nakaba nakaba nenkoowa
Abantu abo baveeko, tobafaako baveeko, oh oh
Abantu bankwe nyo (kibaluma)
Kibaluma
Kibaluma
Kibaluma
Kibaluma

Kasita oyambuka (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)
Kasita owangula (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)

Kasita oyambuka (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)
Kasita owangula (kibaluma)
Buli kalungi kofuna (kibaluma)
Batya nyo okubaleka (eh)
Y'efitina eyo gyolaba (kibaluma)