0:00
3:02
Now playing: Nakatudde

Nakatudde Lyrics by Maddox Sematimba


Ahhh njagala omuwala oli
Ye Nakatudde
Ohhh njagala omuwala oli
Ye Nakatudde
Ahhh njagala omuwala oli
Yansobera mwatu
Atukula oli omwana anyirira
Bwe mulaba nemwegomba
Ansikiriza ansanyusa
Byakola binewunyisa
Bwemutunulira simala
Ayambala bulungi bambi no natambula yegombesa okukamala
Bwemulaba nkugambye nenzigwamu amagezi nentunula ng′atalaba
Njagala lumu mugoberere mpola mpola
Wama ndabe jasula
Tekiba kirungi kwegomba nyo
Naye ate nze kino kimpitirideko
Nja kusiba omutima gwange
Ngendeyo mwatu mugambe ko
Nze ngambye nja kusiba nyama
Mugambe ko
Maliride
Ge mazima
Ahhh njagala omuwala oli
Ye Nakatudde
Ohhh njagala omuwala oli (simutenda)
Bangi nyo abamwegomba
Abatamanyi nti oli omwana mwagala
Bakome kukwegomba
Kubanga ate nze
Kati gwe ngoba
Nkasale amagezi gona
Wama wama mujuze bwagazi
Muwe kyona kyeyetaaze
Ate oluvanyuma mukube mbaga
Tulambule amawanga gona agokunsi nga nze nowange tuli kitole
Ge mazima
Ahhh njagala omuwala oli (tubeere babiri)
Ye Nakatudde
Ohhh njagala omuwala oli
(Instrumental)
Ohhh Nakatudde
Sagala kulaba amugambako
Ye Nakatudde
Ohhh Nakatudde
Sagala kulaba amukwatako
Ye Nakatudde
Mwagala nyo munange
Njagala tubeere babiri
Ye Nakatudde
Njagala muwe ebirungi
Muyise bulungi
Ye Nakatudde
Muleke gwe tomulimba Lombard ssebo
Mala galeka
Ye Nakatudde
Ohhh Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Oooo omwana Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Banange Nakatudde
Muwala mulungi
Yeyisa bulungi
Muwala muteefu
Ayambala bulungi, natambula bulungi
Kyenva mwagala nze nyo
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Ye Nakatudde
Ye Nakatudde
Ohhh banange Nakatudde
Sagala kulaba amugambako
Ye Nakatudde
Ohhh Nakatudde
Sagala kulaba amukwatako
Ye Nakatudde
Muwala mulungi
Ye Nakatudde
Muwala muteefu
Ayambala bulungi, natambula bulungi
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde
Kyenva mwagala nze nyo
Ye Nakatudde