0:00
3:02
Now playing: Kampala

Kampala Lyrics by Maddox Sematimba


Kampala
Olyotya Kampala
Kampala
Olyotya Kampala city
Kampala
Olyotya kampala
Kampala
Olyotya kampala city

Ebanga liyiise dene nyo bukya nkubuuzakko owange Kampala
Ebanga liyise dene nyoooo
Ohh owange Kampala
Olyotya kampala city
Elaade mama nyogee mirembe
Oliyo otya eyoo owange
Webale kukuuma waka
Abemikwaano ne nganda zaffe e′Kampala
Mwebale kutabaganya abantu
Abamawanga agenjawulo bali mu Kampala (Mu city)
Ehh Ndaba abantu buli omu alamusa mune nga muganda we (Mu city)
Abanji abalunji abempisa enunji jyebali eyoo (Mu city)
Ekibuga ekiteefu ekibuga ekiyonjo ekyeyagaza banayuganda bona
Ayitayo akunyúmiza eliyo ebilunji (Mu city)
Abantu abagunjuffu bakola namanyi tebamala na bisera (Mu city)

Ehhh
Yeyo city

Kampala
Olyotya Kampala
Kampala
Olyotya Kampala city
Kampala
Olyotya kampala
Kampala
Olyotya kampala city

Kampala
Olyotya Kampala
Kampala
Olyotya Kampala city
Kampala
Olyotya kampala
Kampala
Olyotya kampala city

Kubanga nsalirwa nyo munange kampala
Ebanga liyiise dene nyooo
Njagala nzijye nkulabekoo owange
Ne mama wange (Naye mubuuzeko)
Babra wange (Naye mubuuzeko)
Oyo Juss wange (Naye mubuuzeko)
Dag waffe (Naye mubuuzeko)
Njagala nzijyeko eyo (Mu city)
Njagala nzijyeko eyo (Mu city)
Barasta bange (Nabo mbabuuzeko)
Abe mutundwe (Nabo mbabuuzeko)
Abe Makindye (Nabo mbabuuzeko)
Abali eMengo (Nabo mbabuuzeko)
Ne Nankusi (Mu city)
Njagala nzijyeko eyoo (Mu city)
Ehh City Mama
Njagala mpitekeyo nze
Bana beeka (Mu city)