Uu uuu uuu, Ah ah ah
Ndi bawera ki mwe abazadde abange
Ndi bakolera ki nsasule ebirungi
Bye mwankolera nze ebujje lya mwe
Njagala mbasanyuse omanyi
Bwe ndowooza ku bye mwefiriza
Nga mukolerera nze musayi gwa mwe
Ne mubonabona nze mbeere mulamu
Nga mukola misana na kiro mbawa ekitibwa
Uu uu uuuuu, Ah ah ah
Twebaze nyo ba nyaffe banange
Abalera abayonsa
Abakuza kale basasire
Nga ate nokuzala kuzibu
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Njagala omanye nti bakadde bo abo
Bakuwerera gwe omwana wabwe
Ne bakutwala mu somero nogunjjuka
Gwe oli bayamba mu bukadde
Bawe ekitibwa ekibasanira
Bagondere bayambe mu bye bakola
Ebizibu enfaffa bye bayita mu
Oo oo oo bayambeko basasire abo
Aaaahhhh
Nze mbebaza abanyonsa
Mwebale mwe abankuza
Ne munnunjula nemunzibula amaaso
Kale muwangale
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo
Nze kirabo kyabwe
Katonda kye yabawa nabo besiime
Nze musayi gwabwe
Oguli badira mu bigere
Nze mwana wabwe
Gwe benyumirizamu bulijjo