0:00
3:02
Now playing: Tukolagane

Tukolagane Lyrics by Maddox Sematimba


Kokoliloko bwakedde
Kokoliloko bwakedde

Atte tulindaki
Tugolokoke tufungize teri kulela ngalo
Tokolaganile wamu kale ffenna
Gwe nange noli nono
Tuzukuke bukedde
Tuve mutulooooo ffenna
Gwe nange noli nono
Tugolokoke bukedde
Ffenna tokuleee, namanyi
Tuzimbe egwanga lyaffe
Sikwegayaza
Sikulera ngalo, kyekisera
Tukazane
Sikwegayaza
Agalya awamu gegaluma enyama

Kokoliloko bwakedde
Kokoliloko bwakedde

Atte tulindaki
Tugolokoke tufungize teri kulela ngalo
Tokolaganile wamu kale

Adadde tamanyi kimanye
Nti naffe twolekedde kweza bujja
Okwekulakulanya kyetuliko
Dala aswadde oyo atunyoma
Okwekulakulanya kyetuliko
Manyi gaffe bwongo bwaffe
Tulinda ki ye ye he he tukole
Okwekulakulanya kyetuliko
Atayagala muveeko
Ekigambo kyokukola kinywezze
Okwekulakulanya kyetuliko

Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola

Ohh, Ow'emanga no wengulu tukole
tukole
Owe buvanjuba bugwanjuba tukole
ddala tukole
Omumpi nomuwanvu mujje tukole
tukole
Omudugavu omweru owa kata
Ddala ddala tukore
Omutto omukulu n'omukadde tukore
tukore
Ohhh Uhhuuuu
Ddala ddala tukore

Mugye mugye mugye mugye
Oohh tuli bamusayi gumu, tukolagane
Tuli baluganda
Banyoro batoro nabacholi
Ooh, tuli bamusayi gumu
Bagisu basebeyi na bateso
Tuli baluganda
Madii balango nabalugwala
Ooh tuli bamusayi gumu
Baduha baganda n'abakakwa
Tuli baluganda
Bakebbe banankole nabaguma, Ooh
Tuli bamusayi gumu
Namajje mu bakonjo na balulu
Tuli baluganda

Tukolagane

Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola

Nyoo, Ow'emanga no wengulu tukole
tukole
Owe buvanjuba bugwanjuba tukole
ddala tukole
Omumpi nomuwanvu mujje tukole
tukole
Omudugavu omweru owa kata
Ddala ddala tukore
Omutto omukulu n'omukadde tukore
tukore
Ohhh Uhhuuuu
Ddala ddala tukore

Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola

Ow'emanga no wengulu tukole
tukole
Owe buvanjuba bugwanjuba tukole
ddala tukole
Omumpi nomuwanvu mujje tukole
tukole
Omudugavu omweru owa kata
Ddala ddala tukore
Omutto omukulu n'omukadde tukore
tukore nyoo
Ddala ddala tukore

Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola
Bino bisera byakukola