Ndabilawaaaa
Obwedda Nindilidde
Nga kensilikilidde wano
Nebinuma nabyo bingi
Kyenkusaba sseboooo
Onyimbile oluyimba
Kubanga gwe bwo yimba
N'ebinuma ng'ebyo lugero
Edoboozi lyo ndyagala dungi iihh
Enyimba zo ly'edagala elimponya enakku
(Nyimbila)
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Waliwoo ate oluusi ogenda nosuna endongo
Nempulila nga muli
Esanyu linzijudde
Nensituka nze nganyenye
Ngamba agaliba enjole
Ebigambo byo by'amagezi nyo
Byebimu kwebyo
Ebiwonya emyoyo egyalwala
Oli muntu wabantu
Nze kyenvudde nkusaba
Onyimbile oluyimba
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Ndabilawaaaa
Obwedda Nindilidde
Nga kensilikilidde wano
Nebinuma nabyo bingi
Kyenkusaba sseboooo
Onyimbile oluyimba
Kubanga gwe bwo yimba
N'ebinuma ng'ebyo lugero
Edoboozi lyo ndyagala dungi iihh
Enyimba zo ly'edagala elimponya enakku
(Nyimbila)
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Waliwoo ate oluusi ogenda nosuna endongo
Nempulila nga muli
Esanyu linzijudde
Nensituka nze nganyenye
Ngamba agaliba enjole
Ebigambo byo by'amagezi nyo
Byebimu kwebyo
Ebiwonya emyoyo egyalwala
Oli muntu wabantu
Nze kyenvudde nkusaba
Onyimbile oluyimba
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Ssebo nyimbila oluyimba
Ssebo omuyimbi nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke
Onyimbila bulungi nyo ng'enyonza
Nyabo omuyimba nyimbila oluyimba
Nze nsanyuke