Mwami
Omukyala yabuza omwami we (Mwami)
Nti ssebo mwami mbulila (lwaki)
Lwaki olwayo nyo
Buli bwoba ogenze okukola (Kumulimu eyo gyokola)
Mwami
Essaawa zizino musanvu (mwami)
Atte nga obudde bwakilo (lwaki)
Lwaki tombulila
Amazima (ensonga ekulwisayo) lwaki olwayo
Mwami
Omukyala yabulila omwami we (Mwami)
Ntino ssebo kati mbikoye
Ebyo kulinda nga ekilo
Nga nelalikilila
Ooohh Ooohh Oooh mwami mbulila
Ooohh Ooohh Oooh mwami mbulila
Omukyala
Omwami yanyonyola omukyala (omukyala) we
Nti mukyala nga gyenkola wala
Olusi ne bus endekka
Nenkuba omuggu (Ne ntambula)
Mukyala
Omwami yagamba omukyala (mukyala) we
Nti mukyala no bambi tolowooza
(Nze ninayo omukyala omulala)
Ninayo omukyala omulala
Eyo gyembela, Manya
Manya nti ensimbi (manya) nzinonya
Tulye tunywe atte tunyilile
(Njagala tuzimbe enyumba)
Tuzimbe ne enyumba
Tuve mumuzigo (Obimanyi naawe)
Ooohh Ooohh Oooh mukyala tonenya
Ooohh Ooohh Oooh mukyala kankole
Ooohh Ooohh Oooh mukyala tonenya
Ooohh Ooohh Oooh mukyala kankole
Bwatyo
Omwami yayogera amazima (bwatyo)
Ddala kitufu nga gyakola waala
Oluusi ne bus emuleka nakuba omuggu
(Musajja wabene nabonabona)
Bwatyo
Omukyala naye no naguma (bwatyo)
Kubanga ategedde nti omusajja we (Ooohh)
Amufako amwagala (Omwami we bambi amwagala) tabuzabuza
Ooooh ooh ooh omwami n'omukyala
mukyala tonenya
Ooooh ooh ooh bakumye obuffumbo
Mukyala kankole
Ooooh ooh ooh omwami n'omukyala
mukyala tonenya
Ooooh ooh ooh bakumye obuffumbo
Mukyala kankole
Ooooh ooh ooh omwami n'omukyala
mukyala tonenya
Ooooh ooh ooh bakumye obuffumbo
Mukyala kankole
Ooooh ooh ooh omwami n'omukyala
mukyala tonenya
Ooooh ooh ooh bakumye obuffumbo
Mukyala kankole
Ooooh ooh ooh omwami n'omukyala
mukyala tonenya
Ooooh ooh ooh bakumye obuffumbo
Mukyala kankole