0:00
3:02
Now playing: Wowoto

Wowoto Lyrics by Maddox Sematimba


Okabila kyi munange wesilikire
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera
Okabila kyi munange wesilikire...
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera

Ebizibu binji
Ebikutawuza notuyana
Guma
Bigumireee
Gwe kwasa manyi
Katonda musabe
Okwekubagiza
Tekukuyamba munange
Okabila kyi?

Okabila kyi munange wesilikire
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera

Singa obade nebiwawa
Wandibuse nogenda etali nakku
Kati ate tolina
Bigumire...
Oyagala ebirungi
Byona ebyo olina kubikolelera
Okwekubagiza
Tekukuyamba munange
Okabila kyi?

Okabila kyi munange wesilikire
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera

Abantu banji
Ababuzabuza abalimbalimba
Yiga
Bayige...
Gwe kwasa manyi
Lubaalewo musabe
Okwekubagiza
Tekukuyamba munange
Okabila kyi?

Okabila kyi munange wesilikire
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera
Okabila kyi munange wesilikire...
Woowowowowoto Ebyensi bwebiba
Ebizibu byoyita ebinji
Tebyakutonderwa omu munange
Woowowowowoto guma bilitelera