0:00
3:02
Now playing: Clear

Clear Lyrics by Rema Namakula


(A-a-a-a-andre on the beat)
My baby boo
You're mine
Amanyi mpulira mangi eno
N'essanyu linzita lingi nyo
Mu bunafu ne mu maanyi, ne mukweralikirira
I will love you so!
Omutima buli lwegutujja, buli lwegukoona gukoonera eyo
Obwongo buli lwendowooza buli bwebuduka, butukira eyo
Ekirooto kyange kyatuuka (Mm!)
I will always be there for you
Njakulabirira ekigwaanidde everyday
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
Ono mbala!
Ono lugoye lwakwambala
Y'abasingayo e Kampala
Simuwanabuwanyi yasukawo
When I want to go jendaga
Simurekangawo alinga kawoowo
Ye daddy ye papa
Muyita n'amanya agamusana
Baby bae full dose, ekimuli kya roza ku meza
Ate gwe fireman, omuliro bwegukwata onzikakanya
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
Eno mbaga eno mbaga
Nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga
Nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga
Nze nawe tuli mbaga
Eno mbaga eno mbaga
Nze nawe
Ekirooto kyange kyatuuka (Mm!)
I will always be there for you
Njakulabirira ekigwaanidde everyday
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
Ono clear
Kiri clear ewange
Sirina fear
Kasita onjagala okiriza
When I want to go jendaga
Simurekangawo alinga kawoowo
Ye daddy ye papa
Muyita n'amanya agamusana
(A-a-a-a-andre on the beat)