0:00
3:02
Now playing: Wa Kitalo

Wa Kitalo Lyrics by Vivian Mimi, Vian Music


(intro)

Am going to kill your bitch
Love is not by force
Artin on the beat

(chorus)

Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo

(verse)

Ddala nga lwaki sibe wa kitalo
Nga nze alina gwe twasomako mu butabo
Ka baby kaako kanfudde wa kitalo
Eky'obulungi bwe yakyesigaliza ekibalo
Mazima salina kufuna balabe
Naye lwe nakufuna emitima gyajula embale eh, eh!
Nebankyawa lwa bule
Obwo obulungi bwo kwekwaava emirerembe
Baby yo body body gugonda bulala, aaaaah!
Ndi mu kibiina njigiriza okubala

(chorus)

Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo, baby eh!

(verse)

Kituffu bambuuza ekineraza
Mbu bakulyaamu tolina kyondasa
As if bamanyi gyendaga
Wamma baby totya kuba nsongenandoza
Ekituufu balema ku ku handlinga
Wali oyokya etohoto oku holdinga
Bulungi bwo bwabalema oku managinga
Nebayiiya ebiboozi kati babiginga

(Brigde)

Mu mukwano basoma naye tebayita
Kigezo ky'obulungi bakita
Naye gwe wayita
Wafulayika you passed with flying colors

(chorus)

Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo

(verse)
Eeeh, baby
Ntunula gyendaga nga ndaba binyuma
Nga ndi n'omulungi ate nga talumya ah
Olwo abatalina muli nga balumwa
Nga balumwa, emitwe nga giluma

Eh eh! Salina kufuna balabe
Naye lwe nakufuna emitima gyajula embale eh, eh!
Nebankyawa lwa bule
Obulungi bwo kwekwaava emirerembe

(chorus)

Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Mulabe omulungi wange
Nga lwaki sibe wa kitalo
Walahi mulabe alina omutima gwange
Nga lwaki sibe wa kitalo-talo-talo, Level!

(outro)

Ebintu by'oyogera binyiza abalala
Naye ate bwenkirabe sagala ku manya (Pawaz Entertainment)