0:00
3:02
Now playing: Future Hubby

Future Hubby Lyrics by Vivian Mimi


Pawaz Entertainment

Nali nasuubiza maama
Ndiba nfunye oyo alinninaana
Alinjagala nga tanvunaana bae
Nga tanvunaana
Mmanyi gyali yandiba nga mulungi oba
Oba nga musuubuzi oba musawo
Ammulisize future omumuli

Future hubby wange
Nga wadde sinnaba kukumanya manya
Kola by’okola
Ng’okimanyi mu maaso nzija
Tomalaawo ensimbi
N’oŋŋamba njogedde late, no
Tomalaawo ensimbi
N’oŋŋamba njogedde late
Baby nkuwandiikidde letter
Okasomeko when you’re feeling better
To keep you safer

Mmanyi muli
Bingi bikusobera
Mmanyi muli
Manya the future is bright
Everything is right
Be my left I’ll be your right
And when we fight
Ah go hold you tight, babe

Future hubby wange
Nga wadde sinnaba kukumanya manya
Kola by’okola
Ng’okimanyi mu maaso nzija
Tomalaawo ensimbi (aaah, nsimbi)
N’oŋŋamba njogedde late (aaah, nsimbi)
Tomalaawo ensimbi (aaah, nsimbi)
N’oŋŋamba njogedde late (aaah, nsimbi)
Baby nkuwandiikidde letter
Okasomeko when you’re feeling better
To keep you safer

Future hubby wange
Nga wadde sinnaba kukumanya manya
Kola by’okola
Ng’okimanyi mu maaso nzija
Aaah, nsimbi
Aaah, nsimbi
Aaah, nsimbi
Aaah, nsimbi