0:00
3:02
Now playing: Kyosaba

Kyosaba Lyrics by Chosen Becky


Andre on the beat

Yeah, darling mbuulirako
Owulira otya okuva lwe wazze?
Olowooza kiki kye
Nakuwadde nga tekiweze?
Sembera wano
Mukwano tebatuwulira
Oyagala ka candle?
Kaleete kemba nkoleeza
Bw’ontunuulira wa
Ewakyamu wemba ntereeza?
Songako busonzi ky’oŋamba
Nga nkuleetera, yeah
Abo baagala biyiise
Ebyabwe bya kijaasi
Bw’omusaba ka keeki
Ate aleeta kagaati

Naye nze
Ky’osaba kye naleeta
Ky’osaba kye ndeeta
Oba ka ssupu kowuuta
Ky’osaba kye ndeeta
Ky’osaba kye naleeta
Ky’osaba kye ndeeta
Oba ka chai nga ndeeta
Ky’osaba kye ndeeta

Nkwagala ddala
Ssi bya kwetoloola ate
Okuva wansi
Okutuuka ddala ku mutwe
Bwe mba nga neebase
N’oluusi nkuloota
Kyova olaba wano
Buli ky’oyagala nkireeta
Omukwano bwegutyo gwokka
Nze gwe nakuguka
Abo baagala biyiise
Ebyabwe bya kijaasi
Bw’omusaba ka keeki
Ate aleeta kagaati

Babe, ssi nti omenye tteeka
Tuula w’otudde ebigere
W’olaba w’oteeka
ŋŋenda naawe yonna
Kale ate oba sikuleka
Amasaali gaagano
Gonna nze nagayiga
Era by’olaba bino
Bya ddala ssi bya kichina
Ninayo obuboozi
Tuula awo nkubuulire