0:00
3:02
Now playing: Baloope

Baloope Lyrics by Chosen Becky


Eh-eh ye
Yeah yeah
Chosen Becky

Mukwano yegwe gwendowoza day by day
Nsibye mu Kasaati ko nga nkambadde
Jangu, jangu ewange
Ani akulimba nti mwegomba
Oyo anakuvirako okunesamba
Baleke, baveko abbo
Nkwagala nga mwana nze gwenfako
Jangu nkulere male nkuliseko
Jangu, jangu ewange, eh
Basekerera bangi bakwepimamu, naye

Bwebakubuza, balete ewange
Webakunyiza, balope ewange
Nabyona byofunye gyogenze biretere nze
Ewange eh, kuba oli wange

Nkulinda nga mwana ali kusomero
Bwalinda esawa yekijanjalo
Onyumiza obuboozi obuwunya akawowo
Onsembezanga kumpi nakazindalo
Jangu nkulere male nkuliseko
Jangu, jangu nawe
Otunula bulungi gwe nekumakya
Simanyi oba abawala baba batya
Eyo, bwobera eyo, eh
Nze manyi nti bangi bakwepimamu, naye

Bwebakubuza, balete ewange
Webakunyiza, balope ewange
Nabyona byofunye gyogenze biretere nze
Ewange eh, kuba oli wange
Yaled Double Kick

Mukwano gwange ntwala ng'ekyokusimba
Ng'omulimi ne nsigo ntaliza era onkorerenga
Onandizenga, ate onfukirirenga
Kimuli kyange kireme okuwotokanga
Ebyange byona nsimye njabikuwanga (yeah)
Ngenda kumera ate n'ebibala oja kulya, baby

Bwebakubuza, balete ewange
Webakunyiza, balope ewange
Nabyona byofunye gyogenze biretere nze
Ewange eh, kuba oli wange

Bwebakubuza, balete ewange
Webakunyiza, balope ewange
Nabyona byofunye gyogenze biretere nze
Ewange eh, kuba oli wange