0:00
3:02
Now playing: Omusayi gwa yesu

Omusayi gwa yesu Lyrics by Judith Babirye


Eddembe lyenafuna gwaali musaayi
Okuganjja kwe naffuna gwaali musaayi
Omuwendo gw'obulamu gwaali musaayi
Omusayi gwa jesu ggumala
Bwe yaffira mu nsonyi nze nendaba ekiisa
Iyii omwana wa kabaka yandaga okwagala
Omusaayi gwe yayiwa gwa muwendo nnyo!
Gunaaza, gumalawo tekuli bbala
Omusaayi gwa jesu ggumala
Okunaaza buli bbala
Kkanyinike engoye mu musaayi gwe
Siritya bwaaliyita elinya iyange
Bwe yagamba "kiwedde" ne mpona amagombe
Bwe yagamba "basonyiwe" nenffuna okusasirwa
Yayogelera mu bulumi lwakuba nga Anjagala
Nakowoola kitaawe amunyweze mbe mulamu
Gumala nga amagombe ggasamye
Gumala nga tewali ssubi
Kati kowoola omusaayi gwa jesu
Gemanyi gaffe ag'obulokozi
Bwalijja okunnona
Omusaayi gwa jesu ggumala- the blood of Jesus is enough for me
Okunaaza buli bbala- to cleanse every stain
Kkanyinike engoye mu musaayi gwe- let me soak the clothes in his blood
Siritya (nedda) bwaaliyita elinya
Iyange- I will fear not when he calls my name.