0:00
3:02
Now playing: Wandaga ekisa

Wandaga ekisa Lyrics by Judith Babirye


Wandaga ekisa bwewafira munonyi
Yesu ayi kitange
Omusaraba bali bagubajira nzee...
Yesu wanda ekisakyo
Emigo gyo jali mingi nejiyuza omubiiri
Yesu ayi kitange
Emisumari jali minene nga miwanvu nyoo
Yesu wandaga ekisakyo
Wandaga ekisa bwewafira munsonyii
Bwewafaa munaku ng'olibwerere
Wasasula ebanja nali sisoboraa...
Yesu kankuyimuse.
Emigo gyo mwemuri edagala erimponya...
Yesu ayi kitange
Omusayi gwo gwenaba nentukuzibwa... ooh
Yesu wandaga ekisakyo
Wandaga ekisa bwewafira munsonyii
Bwewafaa munaku ng'olibwerere
Wasasula ebanja nali sisoboraa...
Yesu kankuyimuse.
Omusayi gwo gemanyi agagula nzee
Omusalaba gemanyi gange ag'obulokozii...
Biwundubyo kyekisa ekyatuzawula
Yesu kankuyimuse...
Wandaga ekisa bwewafira munsonyii
Bwewafaa munaku ng'olibwerere
Wasasula ebanja nali sisoboraa...
Yesu kankuyimuse.