0:00
3:02
Now playing: Wakiisima

Wakiisima Lyrics by King Saha


Singa,
Engeli jenkwagala
Nawe jonjagala
Singa,
Engeli jenkuwana
Gwe Wompaana

Babyyy
Babyyy
Baby nze kati ontwala
Buli kimu okyekoze
Olabe nga ontwala
Baby,
Onfunziza ne numwa
Onywezeza Baby,
Silina Jengenda
Onkute nzena onyiga
Baby, tonyweza
Silina jengenda
Sagala Ontye
Olowooze nti obba
Nti Njakuduuka
Baby,
Oh la..

Oli wakiisima Baby
Oli wakiisima Eyo
Oli Wakiisima
Kyoba Omanya baby
Gwe wansumulala eyo
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima
Wajja Nentandika Ofuna
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima Baby,
Yegwe Eya Nsumulula
Oli Wakiisima

Tulye'no,
buli kimu kyilinze gwe
Bulyomu ayogela ku gwe
Baby bawaana gwe,
Ela, Balinze gwe
Totta Bude, Yanguwa
Totta Budde
Yanguwa Otukke,
Emikolo Gyitambule
Totta Bude
Nkwagala Okamala
Wabula Mwana Gwe Ontabaudde
Byenkwagala abalala byetwagala
Wabula Gwe Otuwambye

Oli wakiisima Baby
Oli wakiisima Eyo
Oli Wakiisima
Kyoba Omanya baby
Gwe wansumulala eyo
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima
Wajja Nentandika Ofuna
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima Baby,
Yegwe Eya Nsumulula
Oli Wakiisima

Baby,
Nebwebali yogela Obutaweela
Nebwebali nvuma ebigambo
Obutaweela
Nebwebali Ngamba Gwenyina
Tansana, Sili tya ela
Baby Nalonde Gwe
N'abalala Nalimbalaba
Ela Wenasange Gwe
N'abalala Wenabasanga
Naye ate, Sakyuusa
Kuba Gwalina byengala

Oli wakiisima Baby
Oli wakiisima Eyo
Oli Wakiisima
Kyoba Omanya baby
Gwe wansumulala eyo
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima
Wajja Nentandika Ofuna
Oli Wakiisima
Oli Wakiisima Baby,
Yegwe Eya Nsumulula
Oli Wakiisima