0:00
3:02
Now playing: Tonfaako

Tonfaako Lyrics by King Saha

But why, why why why baby
Audio One, eh
Saha Leone Island

Maze akasera nga njagala, manye kyoli munda
Ne nsembeza omutima gy'oli n'ongamba ogugwo mufunda
Tolina won'anteka, ongamba olina owuwo eka
Tolina na biseera, nze ngamba wandinyambye it's better
Nakulotako baby ng'oze eno oh oh
Nga bwondaga omukwano omutali missanvu oh yeah
Baby gwe ndoota, kiro na misana gwe ndoota
Baby ki onumya nze yeah oh oh

Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)

Sasira, bwebiri si bwebirina okuba
Nkakasiza akama kenakuba gwe tokajjukira
N'ongamba okuwa obudde
Kyoka ate gwe obudde obuse
Wangamba ebibyo bya swaga
Nayita Khim swaga njige e swaga
Baby nayiga e swaga
Ondaze nti wakowa e swaga
Baby nsaba tongoba
Obukuba buze, tebuntobya
Baby nsaba nsembeza yi yeah

Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (tonfaako)

Oh murder
Oh murder murder
Oh murder
Oh murder murder ah-ah
Nze sikyebaka, kuba mba ndowooza ku mwana e yanumya
Sikyalya na kulya kuba omutima ndaba nga agukotogera
Mpe olubuto lulye eh, omutima guyayane eh
Obwongo bulajjane ih eh
Nze kati nfunye ennyonta, mpa ku tuzzi nze mpone ennyonta
Lwe wampitako ng'olola, wansanga nkutezze mu kasonda
Wangamba nyimbe obuyimba, bwendiyimba koyagala nga nkutwala
Baby nayimba akayimba, kewayagala ng'okakuba tokakyusa
Nze nemanya nkufunye, naye kati gwe ondaze mbifume yeah eh
Baby biki byokola nawe, yeah

Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko, lwaki tondiko? (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako, baby lwaki tonfaako oh oh?
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko, lwaki tondiko? (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako, lwaki tonfaako oh oh?

Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko, lwaki tondiko? (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (lwaki tonfaako oh oh?)
Nkulaze nti nkwagala naye ate tondiko (ola)
Ne bwendajjana, baby tonfaako (my darling hey eh)
My darling hey eh
My darling hey eh
My darling hey eh
My darling hey eh